Yokaana 5:23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
23 (A)abantu bonna balyoke bassengamu Omwana ekitiibwa nga bwe bassa mu Kitaawe ekitiibwa. Atassaamu Mwana kitiibwa, ne Kitaawe eyamutuma tamussaamu kitiibwa.
Read full chapter
Okubikkulirwa 6:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Ne bagamba ensozi nti, “Mutugweko mutukweke mu maaso g’Oyo atudde ku ntebe ey’obwakabaka, ne mu busungu bw’Omwana gw’Endiga.
Read full chapter
Zabbuli 34:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Mulegeeko mulabe nga Mukama bw’ali omulungi!
Balina omukisa abaddukira gy’ali.
Abaruumi 9:33
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
33 (A)nga bwe kyawandiikibwa nti,
“Laba, nteeka mu Sayuuni ejjinja eryesittalwako[a]
n’olwazi olulibasuula.
Oyo amukkiriza taliswazibwa.”
Footnotes
- 9:33 Ejjinja eryesittalwako ye Kristo.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.