Yobu 33:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)emmeeme ye n’esembera kumpi n’obunnya;
obulamu bwe ne bulaga eri abo abaleeta okufa.
Yobu 33:24
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
24 (A)yandimukwatiddwa ekisa n’amugamba nti,
‘Muwonye aleme kusuulibwa magombe,
mmusasulidde omutango,’
Yobu 33:28
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
28 (A)Yanunula emmeeme yange n’amponya okukka mu bunnya;
kyenaava mbeera omulamu ne nsigala nga mpoomerwa ekitangaala.
Yobu 33:30
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
30 (A)okuzza emmeeme ye ng’agiggya emagombe,
ekitangaala eky’obulamu kimwakire.
Yobu 15:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Atya okuva mu kizikiza adde,
ekitala kiba kimulinze okumusala.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.