Font Size
Olubereberye 41:57
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Olubereberye 41:57
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
57 (A)Ensi zonna nazo ne zijja e Misiri eri Yusufu okugula emmere; kubanga enjala yayitirira mu nsi zonna.
Read full chapter
Olubereberye 12:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Olubereberye 12:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ibulaamu Agenda e Misiri
10 Ne wagwa enjala mu nsi. Bw’atyo Ibulaamu n’aserengeta e Misiri[a] asengukireko eyo, kubanga enjala nnyingi eyali mu nsi.
Read full chapterFootnotes
- 12:10 Misiri teyakosebwa kyeya, kubanga baalina enzizi ezaafukiriranga ebirime byabwe.
Ebikolwa by’Abatume 7:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ebikolwa by’Abatume 7:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)“Awo enjala n’egwa mu Misiri yonna ne mu nsi ya Kanani, n’ereetera bajjajjaffe okubonaabona ennyo kubanga baali tebalina we baggya mmere.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.