Makko 1:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yokaana Omubatiza Alongoosa Ekkubo
1 (A)Entandikwa y’Enjiri ya Yesu Kristo, Omwana wa Katonda.
Read full chapter
Yokaana 15:27
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
27 (A)Era nammwe mulinjulira, kubanga mubadde nange okuva ku lubereberye.”
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 1:21
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
21 Noolwekyo kigwanye okulonda omuntu mu bantu abaayitanga naffe mu biro byonna, eyayingiranga n’afuluma wamu naffe nga tuli ne Mukama waffe Yesu,
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 1:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)okuviira ddala ku kubatiza kwa Yokaana okutuusa lwe yatwalibwa mu ggulu, alyoke abeere omujulirwa ow’okuzuukira kwe awamu naffe.”
Read full chapter
Abaebbulaniya 2:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)ffe tuliwona tutya bwe tuliragajjalira obulokozi obukulu obwenkana awo? Obulokozi obwo bwasooka okwogerwa Mukama waffe, ne bulyoka bukakasibwa abo abaabuwulira.
Read full chapter
1 Peetero 5:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Katonda Talemererwa
5 (A)Noolwekyo mbulirira abakadde abali mu mmwe nze mukadde munnammwe, omujulirwa w’okubonaabona kwa Kristo, era agabanira awamu ekitiibwa ekigenda okubikkulirwa.
Read full chapter
2 Peetero 1:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Kubanga tetwagoberera ngero bugero ezaagunjibwa wabula twabategeeza ebyo bye twalabirako ddala, eby’amaanyi n’okukomawo kwa Mukama waffe Yesu Kristo, era n’obukulu bwe.
Read full chapter
1 Yokaana 1:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Kigambo Aleeta Obulamu
1 (A)Tubawandiikira ku Kigambo ow’obulamu, eyaliwo okuva ku lubereberye, gwe twawulira, gwe twalaba n’amaaso gaffe, era gwe twakwatako n’engalo zaffe.
Read full chapter
Makko 4:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
14 (A)Omusizi asiga ekigambo y’asiga.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.