Isaaya 29:21
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
21 (A)abo abakozesa ebigambo okufuula omuntu omusobya,
abatega eyeerwanako mu mbuga z’amateeka, abawa obujulizi obw’obulimba,
ne baleetera abataliiko musango obutawulirwa mu mbuga z’amateeka, balisalibwako.
1 Bassekabaka 22:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Kabaka wa Isirayiri n’addamu Yekosafaati nti, “Wakyaliyo omusajja omu gwe tuyinza okwebuuzaako eri Mukama erinnya lye ye Mikaaya[a] mutabani wa Imula naye namukyawa kubanga tewali kirungi ky’alagula ku nze, wabula ebibi.”
Read full chapterFootnotes
- 22:8 Mikaaya oluusi ayitibwa Mikka. Kyokka si y’omu ne nnabbi eyawandiika ekitabo kya Mikka.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.