Font Size
Engero 7:22-23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 7:22-23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Amangwago omuvubuka n’amugoberera
ng’ente etwalibwa okuttibwa
obanga empeewo egwa mu mutego,
23 (B)okutuusa akasaale lwe kafumita ekibumba kyayo,
ng’akanyonyi bwe kanguwa okugwa mu mutego,
so tamanyi ng’alifiirwa obulamu bwe.
Engero 29:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 29:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Ayagala amagezi asanyusa kitaawe,
naye munne w’abamalaaya ayiwaayiwa obugagga bwe.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.